Exodus 14:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Musa nti: “Lwaki ondaajanira? Gamba Abayisirayeli batambule.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’agamba Musa nti, “Lwaki okaabirira nze? Lagira abaana ba Isirayiri bakwate olugendo lwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa nti, “Kiki ekikunkaabiriza? Bagambe abaana ba Isiraeri bagende mu maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Musa nti: “Lwaki onsaba obuyambi? Gamba Abayisirayeli bagende mu maaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Musa nti Kiki ekikunkaabizza? Bagambe abaana ba Isiraeri bagende mu maaso.