Exodus 15:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe wafuuwa n'ekikkowe kyo, ennyanja n'ebabikka; bakka ng'essasi mu mazzi ag'entiisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye wakunsa embuyaga zo, ennyanja n’ebasaanikira. Bakka ng’ekyuma, ne basaanawo mu mazzi amangi ag’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wakunsa omuyaga gwo, ennyanja n'ebasaanikira; Baasaanawo ng'ekyuma mu mazzi ag'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wakunsa omuyaga gwo, ennyanja n'ebasaanikira. Baasaanawo ng'ekyuma ekizito mu mazzi ag'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wakunsa omuyaga gwo, ennyanja n'ebasaanikira: Baasaanawo nga lisasi mu mazzi ag'amaanyi.