Exodus 15:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kisa kyo wakulembera abantu bo be wanunula; n'amaanyi go olibatwala eri ekisulo kyo ekitukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kwagala kwo okutaggwaawo, abantu be wanunula olibakulembera. Mu maanyi go, olibatuusa mu kifo kyo ekitukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe mu kisa kyo wabakulembera abantu be wanunula, N'obaleeta mu maanyi go okutuuka mu kifo kyo ekitukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu kisa kyo, wakulembera abantu be wanunula, n'obatuusa mu kifo kyo ekitukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe mu kisa kyo wabakulembera abantu be wanunula: N'obaleeta mu maanyi go okutuuka mu kifo kyo ekitukuvu.