Exodus 15:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukono gwo ogwa ddyo, ayi Mukama, gwa kitiibwa n'obuyinza; omukono gwo ogwa ddyo, ayi Mukama, guseseggudde omulabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omukono gwo ogwa ddyo, Ayi Mukama, gwalina amaanyi n’ekitiibwa; omukono gwo ogwa ddyo, Ayi Mukama, gwasesebbula omulabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukono gwo ogwa ddyo, Mukama, gwa kitiibwa, gwa maanyi, Omukono gwo ogwa ddyo, Mukama, gubetenta omulabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omukono gwo ogwa ddyo, ayi Mukama, gwa kitiibwa, gwa maanyi. Omukono gwo ogwa ddyo, ayi Mukama, gubetenta omulabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono gwo ogwa ddyo, Mukama, gulina ekitiibwa mu maanyi, Omukono gwo ogwa ddyo, Mukama, gubetenta omulabe.