Exodus 16:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ddungu ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli ne kisooka okwemulugunyiza Musa ne Aroni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bali mu ddungu eryo, ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri ne kyemulugunyiza Musa ne Alooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri ne beemulugunyiza Musa ne Alooni mu ddungu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo mu ddungu, Abayisirayeli bonna ne beemulugunyiza Musa ne Arooni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri ne beemulugunyiza Musa ne Alooni mu ddungu: