Exodus 16:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mugikuŋŋaanyizanga mu nnaku mukaaga; naye ku lunaku olwomusanvu, Sabbaato ya Mukama; tewaaberenga kantu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu nnaku omukaaga mujjanga kugikuŋŋaanya, naye ku lunaku olw’omusanvu, olwa Ssabbiiti, emmere teebeerengawo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukuŋŋaanye mu nnaku mukaaga; naye ku lunaku olw'omusanvu ye Ssabbiiti, okwo teribeerawo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukuŋŋaanye emmere mu nnaku mukaaga, naye ku lunaku olw'omusanvu, olwa Sabbaato emmere tebaayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukuŋŋaanye mu nnaku mukaaga; naye ku lunaku olw'omusanvu ye ssabbiiti, okwo teribeerawo.