Exodus 17:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Musa kwe kuzimba omwaliiro n'agutuuma Yawe Nissi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’azimbawo ekyoto n’akituuma erinnya Mukama ye Bendera Yange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'azimba ekyoto, n'akituuma erinnya lyakyo Yakuwa ye bendera yange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'azimba alutaari, n'agituuma erinnya “Mukama ye bbendera yange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'azimba ekyoto, n'akituuma erinnya lyakyo Yakuwa bendera yange: