Exodus 17:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bayombesa Musa, ne bagamba nti: “Tuwe amazzi tunywe.” Musa n'abaddamu nti: “Lwaki munnyombesa? Lwaki mugeza Omukama?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ne bayombesa Musa nga bagamba nti, “Tuwe amazzi tunywe.” Musa n’abaddamu nti, “Lwaki munnyombesa? Lwaki mugezesa Mukama?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu kyebaava bayombesa Musa, ne boogera nti, “Tuwe amazzi tunywe.” Musa n'abagamba nti, “Lwaki munnyombesa nze? Lwaki mugeza Mukama?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne bayombesa Musa, ne bagamba nti: “Tuwe amazzi tunywe!” Musa n'abaddamu nti: “Lwaki munnyombesa? Lwaki mugeza Mukama?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu kyebaava bamuyombesa Musa, ne boogera nti Tuwe amazzi tunywe. Musa n'abagamba nti Lwaki okunnyombesa nze? Lwaki okumukema Mukama?