Exodus 19:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Musa nti: “Genda eri abantu, obatukuze olwa leero n'enkya. Booze ebyambalo byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’agamba Musa nti, “Genda eri abantu, obatukuze leero n’enkya. Bagambe booze engoye zaabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa nti, “Genda eri abantu, obatukuze leero ne enkya, era bayoze engoye zaabwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'amugamba nti: “Genda eri abantu, obagambe beetukuze olwaleero n'olwenkya, era booze ebyambalo byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Musa nti Genda eri abantu, obatukuze leero ne jjo, era bayoze engoye zaabwe,