Exodus 19:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Musa n'akka wansi w'olusozi eri abantu; n'abatukuza ne booza ebyambalo byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’ava ku lusozi n’aserengeta eri abantu, n’abatukuza ne bayoza engoye zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'akka ng'ava ku lusozi ng'ajja eri abantu, n'atukuza abantu; ne bayoza engoye zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'akka ng'ava ku lusozi, n'ategeeza abantu beetukuze. Ne booza ebyambalo byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akka ng'ava mu lusozi ng'ajja eri abantu, n'atukuza abantu; ne bayoza engoye zaabwe.