Exodus 19:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'akka ku lusozi Sinayi ku ntikko y'olusozi; Omukama n'ayita Musa ayambuke ku ntikko y'olusozi; Musa n'ayambuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’akka ku ntikko y’Olusozi Sinaayi. Mukama n’ayita Musa agende ku ntikko y’olusozi; Musa n’alinnya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akka ku lusozi Sinaayi, ku ntikko y'olusozi; Mukama n'ayita Musa okulinnya ku ntikko y'olusozi, Musa n'alinnya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'akka ku ntikko y'Olusozi Sinaayi, n'ayita Musa okwambuka ku ntikko y'olusozi. Musa n'ayambuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akka ku lusozi Sinaayi, ku ntikko y'olusozi; Mukama n'ayita Musa okulinnya ku ntikko y'olusozi: Musa n'alinnya.