Exodus 19:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde bakabona, abantu abasemberera Omukama, nabo bateekwa okwetukuza, sikulwa ng'abamalirako obusungu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakabona, abasemberera Mukama, nabo basaana beetukuze, kubanga Mukama ayinza okubasaanyaawo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne bakabona abasemberera Mukama, beetukuze, Mukama aleme okubabonereza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne bakabona abansemberera beetukuze, nneme okubabonereza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne bakabona abasemberera Mukama, beetukuze, Mukama aleme okugwa ku bo.