Exodus 2:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waaliwo omusajja ow'omu kika kya Leevi, n'awasa omukazi era ow'omu kika kya Leevi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo olwatuuka omusajja ow’omu kika kya Leevi, n’agenda n’awasa omukazi, nga naye Muleevi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omusajja ow'omu kika kya Leevi n'agenda n'awasa omukazi ow'omukika kya Leevi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omusajja ow'omu Kika kya Leevi, n'agenda n'awasa omukazi ow'omu lulyo lwa Leevi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ow'omu nnyumba ya Levi n’agenda n'awasa muwala wa Levi.