Exodus 2:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'akkiriza okuba ew'omusajja oyo; n'awa Musa muwala we Zippora abeere mukazi we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’akkiriza. N’abeerera ddala mu maka ga Leweri. Leweri n’awa Musa muwala we Zipola okuba mukyala we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'akkiriza okubeera ne Leweri; n'awa Musa, muwala we Zipola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'akkiriza okubeera n'omuntu oyo, Reweli n'awa Musa muwala we Zippora.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akkiriza okutuula n'omuntu oyo: n'amuwa Musa muwala we Zipola.