Exodus 2:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'awulira okusinda kwabwe; Katonda n'ajjukira endagaano ye ne Yiburayimu, ne Yizaake ne Yakobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’awulira okusinda kwabwe. Katonda n’ajjukira endagaano ye gye yalagaana ne Ibulayimu, ne Isaaka ne Yakobo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'awulira okusinda kwabwe, n'ajjukira endagaano ye gye yalagaana ne Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'awulira okusinda kwabwe, n'ajjukira endagaano ye gye yakola ne Aburahamu ne Yisaaka ne Yakobo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'awulira okusinda kwabwe, Katonda n'ajjukira endagaano ye gye yalagaana ne Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo.