Exodus 2:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'alaba Abayisirayeli n'amanya…
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’atunuulira abaana ba Isirayiri, n’ategeera okubonaabona kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'alaba okubonaabona kw'abaana ba Isiraeri, n'abasaasira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'alaba okubonaabona kw'Abayisirayeli, n'abalumirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'alaba abaana ba Isiraeri, Katonda n'abalowooza.