Exodus 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwannyina w'omwana n'ayimirira walako okulaba ekinaamutuukako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwannyina w’omwana n’ayimiriranga nga yeesuddeko akabanga, alabe ebinaamutuukangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwannyina w'omwana n'ayimirira walako alabe, ekinaamutuukako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwannyina w'omwana n'ayimirira walako, alabe ekinaamutuukako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwannyinna n’ayimirira wala amanye ekinaamubeerako.