Exodus 20:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ossangamu kitaawo ne nnyoko ekitiibwa olyoke owangaale ku nsi Omukama Katonda gy'alikuwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, olyoke owangaale mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa; ennaku zo zibe nnyingi ku nsi gy'akuwadde Mukama Katonda wo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, olyoke owangaale mu nsi Nze Mukama Katonda gye nkuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa: ennaku zo zibe nnyingi ku nsi gy'akuwadde Mukama Katonda wo.