Exodus 20:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagamba Musa nti: “Ggwe oba oyogera naffe, tujja kuwuliriza; naye sso si Mukama y'aba ayogera naffe, sikulwa nga tufa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bagamba Musa nti, “Ggwe yogera naffe, tujja kubiwuliriza. Naye Katonda aleme kwogera naffe tuleme okufa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bagamba Musa nti, “Ggwe yogera naffe, lwe tunaawulira; naye Katonda aleme okwogera naffe, tuleme okufa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba Musa nti: “Ggwe oba oyogera naffe, tujja kuwulira. Naye Katonda bw'anaayogera naffe, tujja kufa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagamba Musa nti Ggwe yogera naffe, lwe tunaawulira: naye Katonda aleme okwogera naffe, tuleme okufa.