Exodus 20:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Toyambukanga ku mwaliiro gwange ng'olinnyira ku madaala, sikulwa ng'ogukunamirako.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyoto kyange temukizimbangako madaala, muleme okukiweebuula nga mulinnya amadaala.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So tolinnyanga ku kyoto kyange ku madaala, oleme okukunamirako.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temulinnyanga madaala okutuuka ku alutaari yange, sikulwa nga mwebikkulirako mu ngeri etesaana.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So tolinnyanga ku kyoto kyange ku madaala, oleme okukunamirako.