Exodus 20:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ngirira ekisa enkumi z'abo abanjagala era abakwata ebiragiro byange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo enkumi n’enkumi abanjagala era abakwata amateeka gange, mbalaga okwagala kwange okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era addiramu abantu nga nkumi na nkumi abanjagala, era abakwata amateeka gange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nsaasira abantu enkumi n'enkumi abanjagala era abakuuma ebiragiro byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era addiramu abantu nga nkumi na nkumi abanjagala, abakwata amateeka gange.