Exodus 21:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'akuba erinnyo ly'omuddu we oba ery'omuzaana we, ateekeddwa okumutanga, agatte bw'atyo erinnyo lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa akuba omuddu we omusajja oba omuddu we omukazi, n’amukuulamu erinnyo, anaamuddizanga eddembe lye, nga kwe kumuliyira olw’erinnyo eryo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu bw'akubanga erinnyo ly'omuddu we oba erinnyo ly'omuzaana we, amuwanga eddembe olw'erinnyo lye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu bw'anaakubanga omuddu we, oba omuzaana we n'amuggyamu erinnyo, anaamulekanga n'agenda nga wa ddembe olw'okuliyirira erinnyo lye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu bw'akubanga erinnyo ly'omuddu we oba erinnyo ly'omuzaana we, amuwanga eddembe olw'erinnyo lye.