Exodus 21:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba yajja bw'omu, agendanga bw'omu. Kyokka bw'abanga omufumbo, mukazi we agendanga naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’aba nga yajja yekka, era agendanga yekka; naye bw’aba nga yajja ne mukazi we, era agendanga naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga yajja omu, agendanga omu; oba nga alina omukazi, mukazi we agendanga naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'aba nga we yafuukira omuddu wo teyalina mukazi, bw'abanga agenda, tagendanga na mukazi. Bw'aba nga yalina omukazi, mukazi we agendanga wamu naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga yajja omu, agendanga omu: oba nga alina omukazi, mukazi we agendanga naye.