Exodus 21:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omuntu bw'abikkula ekinnya oba bw'akisima n'atakibikkako, ente emala ekigwamu oba endogoyi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omuntu bw’anaabikkulanga ekinnya n’akireka nga kyasamye, oba bw’anaasimanga ekinnya n’atakisaanikirako, seddume n’ekigwamu oba endogoyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era omuntu bw'abikkulanga obunnya oba omuntu bw'asimanga obunnya n'atabubikkako, ente oba endogoyi n'egwamu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu bw'anaabikkulanga obunnya, oba bw'anaasimanga obunnya n'atabubikkako, ente oba endogoyi n'ebugwamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omuntu bw'abikkulanga obunnya oba omuntu bw'asimanga obunnya n'atabubikkako, ente oba endogoyi n'egwamu,