Exodus 21:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omuddu bw'agambanga nti: ‘Njagala mukama wange ne mukazi wange n'abaana bange, sijja kuteebwa,’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omuddu bw’agambanga nti, ‘Nze mukama wange mmwagala, ne mukazi wange n’abaana bange bonna mbagala, era seetaaga ddembe,’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuddu bw'ayogereranga ddala nti, ‘Njagala mukama wange, mukazi wange, n'abaana bange; saagala kuweebwa ddembe kugenda,’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuddu bw'ayatulanga mu lwatu nti: ‘Njagala mukama wange, ne mukazi wange, n'abaana bange, saagala kulekebwa kugenda mbe wa ddembe,’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuddu bw'ayogereranga ddala nti Njagala mukama wange; mukazi wange; n'abaana bange; saagala kugenda n'eddembe: