Exodus 23:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Tosaasaanyanga bya bulimba: towagiranga mubi n'oba otyo omujulirwa ow'ettima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tosaasaanyanga ŋŋambo. Teweegattanga na muntu mubi, ng’owa obujulirwa obw’obulimba bulyoke bumuyambe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Tokkirizanga kigambo kya bulimba; toteekanga mukono gwo awamu n'abatali batuukirivu okubeera omujulirwa ow'obulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Toosaasaanyenga bigambo bya bulimba, era tooyambenga muntu mubi, ng'owa obujulizi obw'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tokkirizanga kigambo kya bulimba: toteekanga mukono gwo awamu n'abatali batuukirivu okubeera omujulirwa ow'obulimba.