Exodus 23:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Okumala emyaka mukaaga osiganga ennimiro yo n'okungula ebibala byayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mu myaka omukaaga osigirangamu emmere yo mu nnimiro zo era n’ogikungula;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era emyaka mukaaga osiganga ensi yo, n'okuŋŋaanyanga ebibala byayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Okumala emyaka mukaaga, osiganga ennimiro yo, n'okungulanga by'ebazizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era emyaka mukaaga osiganga ensi yo, n'okuŋŋaanyanga ebibala byayo: