Exodus 23:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli musajja yenna mu mmwe aneeyolekanga emirundi esatu mu mwaka ew'Omukama ow'Obuyinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abasajja bonna banajjanga awali Mukama Katonda emirundi egyo esatu buli mwaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli mwaka emirundi esatu abasajja bo bonna balabikanga mu maaso ga Mukama Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli mwaka ku mbaga ezo essatu, abasajja bonna mu mmwe, banajjanga okunsinza Nze Mukama Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli mwaka emirundi esatu abasajja bo bonna balabikanga mu maaso ga Mukama Katonda.