Exodus 23:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ekitambiro kyange eky'omusaayi totambirirangako kizimbulukusa, n'amasavu ag'oku mbaga yange tegasulangawo okutuusa enkeera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Temuwangayo kintu kyonna gye ndi ekirimu ekizimbulukusa nga mundeetedde ssaddaaka erimu omusaayi; n’amasavu aga ssaddaaka yange tegasulangawo kutuusa nkeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Towangayo musaayi gwa ssaddaaka yange wamu n'emigaati egizimbulukusibbwa; so n'amasavu ag'embaga yange tegasigalangawo ekiro kyonna okutuuka enkya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusaayi gw'ensolo gye muntambiridde, temuugumpeerenga wamu n'emigaati egizimbulukusiddwa. Era n'amasavu g'ensolo ezitambiddwa ku mbaga yange, tegaasigalengawo okutuusa enkeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Towangayo musaayi gwa ssaddaaka yange wamu n'emigaati egizimbulukuswa; so n'amasavu ag'embaga yange tegasigalangawo ekiro kyonna okutuuka enkya.