Exodus 23:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tomalanga gagoberera kibiina mu kweyisa obubi, wadde ng'owa obujulizi mu mbuga abangi tebakusikirizanga kuzibira mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tokolagananga na kibiina ky’omanyi nga bye kiriko bikyamu. Bw’obanga owa obujulirwa mu musango, tokkirizanga kusikibwa kibiina ne kikuweesa obujulizi obw’obulimba nga weekubira ku ludda lwe kiriko;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Togobereranga bangi okukola obubi; so towanga bujulizi bwa bulimba okukyusa omusango;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toogobererenga abasinga obungi, bwe bakola ekibi, oba bwe bawa obujulizi obukyamya ensala ey'amazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Togobereranga bangi okukola obubi; so toyogeranga mu nsonga okyame eri abangu okukyusa omusango: