Exodus 23:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bw'abanga munaku, teweekubiiranga gy'ali mu musango gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era towanga bujulirwa bukyamu oyambe omuntu yenna olwokubanga mwavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so tosalirizanga omwavu mu nsonga ye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweekubirenga ku ludda lwa mwavu asinge omusango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so tomusalirizanga omwavu mu nsonga ye.