Exodus 23:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kugenda nga mbagoba mpolampola nga naawe bw'ogenda ozaala olye ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzijanga kubagobamu mpola mpola, okutuusa nga mwaze ne mulyoka mulya ensi eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katono, katono ndibagoba mu maaso go, okutuusa lw'olyeyongera, n'osikira ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu abo ndibagoba mpolampola, okutuusa mmwe lwe mulyeyongera obungi, ensi eyo yonna n'eba yammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katono katono ndibagoba mu maaso go, okutuusa lw'olyeyongera, n'osikira ensi.