Exodus 24:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Musa n'alinnya ku lusozi. Ekire ne kibikka olusozi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’alinnyalinnya olusozi, ekire ne kirubikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'alinnya ku lusozi, ekire ne kibikka olusozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'ayambuka ku lusozi, ekire ne kimubikka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'alinnya ku lusozi, ekire ne kibikka olusozi.