Exodus 25:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ojja kukola n'Entebe y'Obusaasizi, nga ya zaabu omwereere, emikono ebiri n'ekitundu obuwanvu ate omukono gumu n'ekitundu obugazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Okolereko ekisaanikira, ye ntebe ey’okusaasira, nga kya zaabu omuka ennyo; obuwanvu bwakyo sentimita nkaaga mu musanvu, n’obugazi sentimita nkaaga mu musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olikola entebe ey'okusaasira ne zaabu ennungi; emikono ebiri n'ekitundu obuwanvu bwayo, era omukono n'ekitundu obugazi bwayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Muliddira zaabu omulungi, ne mukolamu entebe ey'obusaasizi, ya sentimita kikumi mu kkumi obuwanvu, ne sentimita nkaaga mu mukaaga obugazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olikola entebe ey'okusaasira ne zaabu ennungi: emikono ebiri n'ekitundu obuwanvu bwayo, era omukono n'ekitundu obugazi bwayo.