Exodus 25:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ojja kugikolerako empeta nnya eza zaabu ozisibe ku nsonda ennya awali amagulu ana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogikolere empeta nnya eza zaabu, ozisibe mu nsonda ennya awali amagulu ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oligikolera empeta nnya eza zaabu, n'oziteeka ku nsonda ennya eziri ku magulu gaayo ana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muligikolera empeta nnya eza zaabu, ne muziteeka ku nsonda zaayo ennya awali amagulu gaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oligikolera empeta nnya eza zaabu, n'oziteeka empeta ku nsonda ennya eziri ku magulu gaayo ana.