Exodus 25:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku mmeeza okwo ossangako Emigaati gy'Okwolesebwa, gibeerenga mu maaso gange bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ku mmeeza eno onossaako Emigaati egy’Okulaga, egy’okubeeranga mu maaso gange bulijjo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oliwaayo ku mmeeza emigaati egy'okulaga mu maaso gange bulijjo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaateekanga ku mmeeza emigaati emitukuvu gibeerenga mu maaso gange bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oliwaayo ku mmeeza emigaati egy'okulaga mu maaso gange bulijjo.