Exodus 25:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amatabi mukaaga gateekwa okwawukana nga gava mu mabbali gaakyo: asatu ku luuyi olumu n'asatu ku luuyi olulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kunaabako amatabi mukaaga omutuula emisubbaawa: amatabi asatu nga gali ku ludda lumu, n’amalala asatu nga gali ku ludda olulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiriba n'amatabi mukaaga ku njuyi zaakyo: amatabi asatu ku buli ludda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiriba n'amatabi mukaaga ku njuyi zaakyo: amatabi asatu ku buli ludda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amatabi mukaaga galiva mu mbiriizi zaakyo; amatabi asatu ag'ekikondo mu lubiriizi lwakyo lumu, n'amatabi asatu ag'ekikondo mu lubiriizi lwakyo olw'okubiri: