Exodus 25:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era okolanga ettawaaza zaakyo musanvu mulamba n'oziwanika ziryoke zimulise mu maaso gaakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Era ekikondo kikolere ettaala musanvu; ettaala zino nga zaakira mu maaso gaakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olikola eby'ettabaaza byakyo, omusanvu; era banaakoleezanga eby'ettabaaza byakyo, okwakira mu maaso gaakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mulikola ettaala musanvu ez'okuteeka ku kikondo, era banaazikoleezanga ne zimulisa ebbanga eriri mu maaso gaakyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olikola eby'ettabaaza byakyo, omusanvu: era banaakoleezanga eby'ettabaaza byakyo, okwakira mu maaso gaakyo.