Exodus 25:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amaliba g'endiga ennume amannyike amamyufu; amaliba amakunye n'emiti egy'obusaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amaliba g’endiga ennume amakunye amannyike mu langi emyufu, n’ekika ky’eddiba ekirala ekiwangaazi; n’embaawo z’omuti gwa akasiya;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'amaliba g'endiga amannyike amamyufu, n'amaliba g'eŋŋonge, n'omuti gwa sita;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amaliba g'endiga amannyike amamyufu, n'amaliba g'embuzi, n'omuti ogwa akasiya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amaliba g'endiga amannyike amamyufu, n'amaliba g'eŋŋonge, n'omuti gwa sita;