Exodus 25:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omuzigo ogw'omu ttawaaza, ebyakaloosa ebissibwa mu muzigo ogusiigibwa, n'obubaani obw'akawoowo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amafuta g’ettaala; n’ebyakaloosa eby’okukozesa mu mafuta ag’okwawula, ne mu bubaane obw’okunyookeza;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
amafuta g'ettaala, n'eby'akaloosa eby'okunyookeza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amafuta ag'ettaala, n'ebyakawoowo ebitabulwa mu muzigo ogwesiigibwa, ne mu bubaane obw'okunyookeza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
amafuta g'ettabaaza, n'eby'akaloosa eby'okunyookeza;