Exodus 26:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emabega w'Ekisulo, ebugwanjuba, okolerangayo embaawo mukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okole embaawo mukaaga oziteeke ku ludda olw’emabega, lwe lw’ebugwanjuba bwa Weema;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ez'oluuyi lw'eweema olw'emabega mu bugwanjuba, olikola embaawo mukaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ez'oku ludda olw'Eweema Entukuvu olw'emabega mu bugwanjuba, mulikola embaawo mukaaga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ez'oluuyi lw'eweema olw'emabega mu bugwanjuba, olikola embaawo mukaaga.