Exodus 26:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukiikiro ogwa wakati gwa kuyitamu wakati okuva ku nkomerero emu ey'embaawo okutuuka ku ndala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulabba guyite wakati w’embaawo nga guva ku ludda olumu okutuuka ku ludda olulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omuti ogwa wakati w'embaawo guyitemu eruuyi n'eruuyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukiikiro ogwa wakati w'embaawo guliyitamu erudda n'erudda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuti ogwa wakati w'embaawo guyitemu eruuyi n'eruuyi.