Exodus 26:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emitanda etaano gya kutaba wamu, n'etaano emirala nagyo gitabwe wamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emitanda gy’entimbe etaano onoogigatta wamu, ng’ogisengese gumu ku gunnaagwo, era ne ginnaagyo ettaano ogikole bw’otyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emitanda etaano girigattibwa gyokka na gyokka; n'emitanda etaano girigattibwa gyokka na gyokka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emitanda etaano girigattibwa gyokka, n'emirala etaano girigattibwa gyokka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emitanda etaano girigattibwa gyokka na gyokka; n'emitanda etaano girigattibwa gyokka na gyokka.