Exodus 26:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okolanga ebikwaso amakumi ataano ebya zaabu, bye by'okutaba emitanda awamu: bwe kityo ekisulo kyonna kibeere wamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okole ebikwaso amakumi ataano ebya zaabu, okwase wamu emitanda gy’entimbe gyombi n’ebikwaso ebyo, olwo Eweema ya Mukama ebeere wamu nga nnamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olikola ebikwaso ataano (50) ebya zaabu, ogatte emitanda gyokka na gyokka n'ebikwaso; eweema eribeera emu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mulikola ebikwaso amakumi ataano ebya zaabu, okugatta awamu emitanda gyombi, Eweema Entukuvu ebeere ngatte wamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olikola ebikwaso amakumi ataano ebya zaabu, ogatte emitanda gyokka na gyokka n'ebikwaso: eweema eribeera emu.