Exodus 27:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ojja kukola omwaliiro mu muti ogw'akasaana, ng'enjuuyi zaagwo zenkanankana: emikono etaano obuwanvu, emikono etaano obugazi. Omwaliirio gwa kwenkanankana ku njuuyi zombi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Zimba ekyoto mu miti gya akasiya, obugulumivu mita emu ne desimoolo ssatu, n’obuwanvu mita bbiri ne desimoolo ssatu, ate obugazi mita bbiri ne desimoolo ssatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era olikola ekyoto n'omuti gwa sita, emikono etaano obuwanvu, n'emikono etaano obugazi; ekyoto kiryenkanankana; n'obugulumivu bulibeera emikono esatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mulikola alutaari ey'omuti ogwa akasiya, eyenkanankana ku njuyi zonna: mita bbiri n'ebitundu bibiri obuwanvu, ne mita bbiri n'ebitundu bibiri obugazi, ate mita emu n'ebitundu bisatu obugulumivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olikola ekyoto n'omuti gwa sita, emikono etaano obuwanvu, n'emikono etaano obugazi; ekyoto kiryenkanankana: n'obugulumivu bulibeera emikono esatu.