Exodus 27:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwaliiro ojja kugukolerako amayembe ku nsonda zaagwo ennya, amayembe gaayo nga gali ddala kuli; ojja kugubikka n'ekikomo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ku nsonda zaakyo ennya kolerako amayembe; ng’ekyoto n’amayembe bibajjiddwa bumu mu muti gumu; ekyoto kyonna olyoke okibikkeko ekikomo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olikola amayembe gaakyo ku nsonda zaakyo ennya; amayembe gaakyo galibeera ga muti gumu nakyo; era olikibikkako ekikomo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulikola amayembe gaayo ku nsonda zaayo ennya, nga ga muti gwe gumu n'ogwayo, era mulibikkako ekikomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olikola amayembe gaakyo ku nsonda zaakyo ennya: amayembe gaakyo galibeera ga muti gumu nakyo; era olikibikkako ekikomo.