Exodus 28:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kya kubeera n'enjuyi bbiri ezenkanankana nga kifunyemu wabiri, oluta lumu mu buwanvu n'oluta mu bugazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kijja kwenkanankana, buli ludda sentimita amakumi abiri mu bbiri, okiwetemu wakati.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiryenkanankana enjuyi zonna, ekifunyemu; kiribeera luta obuwanvu bwakyo, n'oluta obugazi bwakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiryenkanankana ku njuyi zaakyo zonna, nga kifunyiddwamu wabiri: sentimita amakumi abiri mu bbiri obuwanvu, ne sentimita amakumi abiri mu bbiri obugazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiryenkanankana enjuyi zonna, ekifunyemu; kiribeera luta obuwanvu bwakyo, n'oluta obugazi bwakyo.