Exodus 28:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okisse ku wuzi eya kakobe, okisibire ku ttambaala mu maaso gaalyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akapande okasibeko akaguwa aka bbululu, okanywereze ku kitambaala ky’oku mutwe ku ludda olw’omu maaso olw’ekitambaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'okateeka ku kagoye aka kaniki, era kanaabeeranga ku kiremba; ku luuyi olw'omu maaso olw'ekiremba kwe kanaabeeranga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olikasiba ku kawuzi aka kakobe, n'okateeka ku ludda olw'omu maaso olw'ekiremba eky'oku mutwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okateeka ku kagoye aka kaniki, era kanaabeeranga ku kiremba; ku luuyi olw'omu maaso olw'ekiremba kwe kanaabeeranga.