Exodus 28:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oddiranga amayinja abiri ag'oniki n'ogoolako amannya g'abatabani ba Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oddire amayinja ga onuku abiri, ogalambeko amannya ga batabani ba Isirayiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olitwala amayinja abiri aga onuku, n'oyolako amannya g'abaana ba Isiraeri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oliddira amayinja abiri aga onika, n'oyolako amannya ga batabani ba Yisirayeli,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olitwala amayinja abiri aga onuku, n'oyolako amannya g'abaana ba Isiraeri: