Exodus 29:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awo oddiranga emu ku ndiga ennume, Aroni n'abaana be ne bassa emikono ku mutwe gwayo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kwata endiga zombi, Alooni ne batabani be banaakwatanga ku mutwe gw’endiga emu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era olitwala endiga emu; ne Alooni n'abaana be ne bassa engalo zaabwe ku mutwe gw'endiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era oliddira endiga emu, Arooni ne batabani be ne bakwata ku mutwe gwayo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olitwala endiga emu; ne Alooni n'abaana be ne bassa engalo zaabwe ku mutwe gw'endiga.